▶ MP3 ▷ Lyrics ▷ About Artist

Artist Name:
Vyroota
Song Name:
Tanimba
Date:
2025-05-10
"Tanimba" is a 2025 Afrobeat track by Ugandan artist Vyroota, blending vibrant rhythms with heartfelt lyrics. The song has gained popularity on platforms like TikTok, where users are engaging with it through dance challenges and lyrical videos.
[Intro]
Your mine, Omukwano baibe
Ngusiima gwompa (aaah)
Nguwulira (aah) Yeah
[Verse 1]
Mine, Nnyumirwa nnyo
Okulaba tongoba
Yea yea yea yea (iiih)
I say Ono gwennina
Bagambe simutta, Omwana tanimba
Nze gw'ofunye
Bagambe tolinta
Mbe'nga nze gwobiika
From today balumye bettuge maama
Omwana tanimba
Kankuwe bilabo kanjiwe mama
Mbe'nga nze gwobiika
[Chorus]
Nze silaba nga yo mukyala asinga ono
Terera baibe kankunnyumize luuno
Obulungi bwo busuuka ku be ndaba wano
Kankugambe
Ofunye akukuuma yenze
Abakugambako toloba
Ankuleetera ebiwooma yenze
[Verse 2]
Yeah, my (iiih)
Nnyumirwa nnyo
Okulaba tongoba (mama)
Yeah yeah yea (iiih)
I say, ono gwennina
Bagambe simutta
Omwana tanimba
Nze gw'ofunye
Bagambe tolinta
Mbe'nga nze gwobiika
From today balumye bettuge maama
Omwana tanimba
Kankuwe bilabo kanjiwe mama
Mbe'nga nze gwobiika
[Outro]
Yea baibe, there’s something inside me
Wanna put it outa (yeah)
I wanna tell you something baby
We be together (uhh..)