Mpeke MP3 Download by An-Known ft. Aroma Music Lyrics
Mpeke" by An-Known ft. Aroma Music is a heartfelt Ugandan Afrobeat track that delves into themes of love, longing, and emotional vulnerability. Released in early 2025, the song features smooth vocals and emotive lyrics that resonate with listeners, making it a standout piece in Uganda's vibrant music scene
May 4, 2025

Mpeke Lyrics
Boy eno love yo fire...
kati njagala tuyarire omutima gwo wegusuula kubanga ewange olina ekiffo era newoteyanjula mmmhh
kati njagala tukireeko ku Charles ne Asiya bakimanye nti nze nnyabo omutima eyaguwangulaaa
eeeyyyii
Twalina nsiii era emisinde yagirina aah so omutima gwo yagugoba love yo teyagifuna now that's how we will be nze ndi match match yo ooh I'm in love with you nze ndi mu love nawe bamanye nti wampangula (wampangulaaaa)
Nabazadde bali aware bakimanyi nze ndi mu love nawe (haaloo)
Ne Yesu kumusalaba yalondamu nze lubirizi lwo (haaloo) yozefu butakufanana naye nga nawe ojudde ennema ( ojudde ennema)
Maria butakufanana naye nga nawe ojudde ennema ..
Singa love yalina empeke nga love erina empeke singa love yalina empeke nga bwolumwa kumira bbiri
Singa love yalina empeke nga love erina empeke singa love yalina empeke nga bwolumwa kumira ssatu
Aaayaayayaayaa kumira bbiri
Aaayayaayaayaa kumira ssatu
Aaayaayayaayaa kumira bbiri
Aaayaayaayaayaa kumira ssatu
...
Nakudaata tuli bakugaatwa njagala tubbee babiri for a long time nga gwe maamama nga nze Tatata girl love yo firee aah
Nakudaata tuli bakugaata njagala tubbe babiri for a long time nga nze maamama nga gwe papapa boy eno love yo fireee aah
Maama fiina atutereemu blessings atukuumire akabaani guno omukwano gubulaako wedding already tulina plan..
Nabazaade bali aware bakimanyi nze ndi mu love nawe (haaloo) ne Yesu ku_ musalaaba yalondamu nze lubirizi lwo (haaloo) Yozefu butakufanana naye nga nawe ojjude ennema (ojudde ennema nnema ) love yo firee
Singa love yalina empeke nga love erina empeke singa love yalina empeke nga bwolumwa kumira bbiri
Singa love yalina empeke nga love erina empeke singa love yalina empeke nga bwolumwa kumira ssatu
Aayaayaayaaya kumira bbiri Aayaayayaya kumira ssatu
Aayaayaayaaya kumira bbiri Aayaayayaya kumira ssatu
Aromaaa kumira bbiri
Dicey kumira ssatu
About The Song