
Ngezaako Lyrics by John Blaq
4.8 ( 256 Reviews)
Ngezaako lyrics by John Blaq express love, effort and the desire to make a relationship work through difficult moments.
Artist
Asake
Release Date
12 July, 2026
Genre
Afrobeats
Quality
320kbs
Downloads
15.5K +
AUDIO PLAYER
SONG LYRICS
Ngezaako Lyrics
Mbadde nsaba
Kati leave me alone
Ngezaako ngezaako owalira
Chemical Ali nicer
Onemeddeko Onemeddeko owalira
Ddoboozi ly'amaziga
Baby nkunoonya nkunoonya
Nkunoonya naye sikulaba
Ooh
Nasigaza picture
Buli wenkuloowooza
Obulamu nebuluma
Simanyi oba ndi mulalu
Kuba oluusi
Nkulaba nga ndi naawe
Ng'era ombisse
Nenzuukuka
Naye ate n'obula
Nebwenkuyita nga towulira
Ddoboozi lyo
Liremedde mumutwe gwange eeh
Ka face ko
Kalemedde neku maaso gange
Nkalaba wano
Erinnya lyo
Liremedde ku lulimi lwange eeh
Onemeddeko
Ngezaako
Ngezaako ngezaako owalira
Onemeddeko
Onemeddeko onemeddeko
Owalira
Ka face ko
Kaali kakola nga lighter
Okuva lwewavaawo wano
Nasigaza kizikiza ah
Gwe bino tebikukosa
Weesiimye oli malaika
Oli kumpi ne Katonda
Weesiimye malaika
Aah
Mbadde nsaba
Kati leave me alone
Obeere eyo
Nange kambeere eno
Nkwagaliza bilunji my love
Naye
Ddoboozi lyo
Liremedde mumutwe gwange eeh
Ka face ko
Kalemedde neku maaso gange
Nkalaba wano
Erinnya lyo
Liremedde ku lulimi lwange eeh
Onemeddeko
Ngezaako
Ngezaako ngezaako owalira
Onemeddeko
Onemeddeko onemeddeko
Owalira
Ngezaako ngezaako owalira
Aah
Onemeddeko onemeddeko owalira
Ngezaako
Ngezaako ngezaako owalira
Onemeddeko
Onemeddeko onemeddeko owalira









